ENTEGEKA KU BYA TEKINOLOGIYA

BAKYALIRA BANNABWE MU BITUNDU EBIRALA NABO NEBATUKYALIRA

LINKS

EBIKYATULEMESEZA

AMANYI GA NVIWODA

EBIFUNIDWA

 

 

 

Homepage

 About us   Programmes   The Future 

EBIFUNIDWA


Omuwendo gwa ba member gweyongedde obungi, nebibiina byetuwa obuyambi.

Twasobola okufuna ettaka kwe twazimba office yaffe yebisenge bibiri.

Twakadukanya emisomo gya mirundi 12 mwetutendekera abakyala obukodyo bwebyobusubuzi era abakyala 401 bebakatendekebwa.
Tutukilidde abakyala okulongoosa emmere, okukola ebibira ebyomubulago, nokukola engoye eza tie and Dye.

Twawangula ekilabo kya Global Fund for Women Partnership Grant ekyomulundi ogwe 15 olwokuyamba ebibiina byabakyala ebitoo. (CBO'S).

Twatandika enkola ewola abakyala ensimbi olwokudukilila abakyala betutendese mu bukodyo bwebyobusuubuzi.

Twe twetabye mu myoleso egye ensi yonna negya buliijo olwokwolesa ebintu byetukola.

NVIWODA yatandiika nga telina kelinawo konna, nga tukozesa ebintu ebyabulijjo. Obumalirivu ba member bwebalina bwetutuseko bwetusobozesesa okutuuka okugabana akatono ketufunye nebibiina eilala nabyo bisolble okukulakulana.